Waayo ebikweraliikiriza mu mbeera yokka ey’obukuumi
- Tewali akutunuulira
- Toyingidde ku mukutu gwaffe okuva ku kompyuta yo ey’omulimu oba omukutu gw’ekitongole ogw’omunda
- Kebera oba waliwo ensirifu y'omukago (https) .
- Tolagangako kintu kyonna ekiyinza okukuviirako okumanyiibwa ebyo'bunto bwo
Londa oby’ekyama bw’oyagala
Laga ekifo okwemulugunya kwo gye kwa tukilako
Waayo ebikwata ku nsonga eno
- Ojja kubuuzibwa ebibuuzo ebiwerako ebikwata ku nsonga yo.
Teleka koodi y'obukuumi okusobola okufuna endowooza yo
- Oluvannyuma lw’okuleeta ekikweraliikiriza, ojja kuweebwa koodi ey’enjawulo ey’obukuumi/ey’ekyama. Era olina obunyiza okulonda okuteekawo ekigambo ky'okuyingira ku koodi ey'enjawulo ey'obukuumi/ekyama (passiwaddi)
- Ng’okozesa koodi ojja kusobola okukebera embeera y’ekintu kyo ekikweraliikiriza, okuwa n’okufuna ebikuddibwamu ne bw’oba osazeewo okusigala nga tomanyiddwa mannya / okumanyibwa
- Ng’okozesa empeereza yaffe ey’oku mutimbagano osobola okulondoola embeera y’okukola ku lipoota yo, okuddamu ebibuuzo ebirala n’okuyambako mu kugonjoola ensonga amangu ddala.